96— EDDUWA ESOMEBWA MULUGENDO

1

( ALLAHU AKBAR , ALLAHU AKBAR , ALLAHU AKBAR ) (( SUBHAANA LLAZHII SAKKHARA LANAA HAZHA WAMAA KUNNAA LAHU MUQRINIIN , WA INNAA ILA RABBINAA LAMUNQALIBUUN )) ALLAHUMMA INNAA NAS-ALUKA FII SAFARANAA HAZHA AL-BIRRA WATTAQWAA , WAMINAL-AMALI MAA TARDHAA , ALLAHUMMA HAWWIN ALAINA SAFARANAA HAZHA WATW-WI ANNAA BUUDAHU , ALLAHUMMA ANTA SSWAAHIBU FII SSAFARI . WAL- KHALIIFATU FIL—AHLl , ALLAHUMMA INII AUUZHU BIKA MIN WA-ATHA-l SSAFAR , WAKA-AABATIL-MANZWAR . WASUU- ILMUNQALABI FIL-MAALI WAL-AHLI )) . Amakulu : (Allah y’asinga obunene) *3 ((Wanjawulo nnyo kubitonde oyo eyatugondeza bino byetweebagala . tetwaali b’akusobola kubigonza , era mazima eri omulezi waffe jetugenda okudda)) (Ayi Allah mazima ffe tukusaba mulugendo lwaffe luno obulungi n’okukutya n’emirimo ejikusiimya , Ayi Allah twanguyize olugendo lwaffe luno era olutufunzize luleme kubeera luwanvu , Ayi Allah ggwe munnaffe mulugendo luno era omusigire kubantu baffe , Ayi Allah mazima twewogoma jooli otuwonye obuzibu n’obukoowu bw’olugendo luno , n’okukyuuka muntunula n’okukyuuka okubi mummaali oba kubantu baffe) . NB. Edduwa eno esomebwa nga oli mulugendo , nemukudda awaka nga ova mulugendo . Naye mukudda awaka oyongerako bino : (( AAYIBUUNA TAA-IBUUNA AABIDUUNA LIRABBINAA , HAAMIDUUN . Amakulu : (Tukomy’ewo , twenenyezza , tusinza omulezi waffe era tumutendereza) .

Zaker copied