BISMILLAH , AL-HAMDU LILLAHI (( SUBHAANA LLAZHII SAKKHARA LANAA HAZHA WAMAA KUNNAA LAHU MUQRINIIN , WA INNAA ILA RABBINAA LAMUNQALIBUUN )) AL-HAMDU LILLAH , AL-HAMDU LILLAH , AL-HAMDU LILLAH , ALLAHU AKBAR , ALLAHU AKBAR , ALLAHU AKBAR , SUBHAANAKA ALLAHUMMA INNII ZWALAMTU NAFSII FAGHFIR LII , FA-INNAHU LAA YAGHFIRU ZZHUNUUBA ILLA ANTA . Amakulu : (Nebagala nga nsooka n’okw’ogera) kulinnya lya Allah , amatendo gonna ga Allah ((wanjawulo nnyo kubitonde oyo eyatugondeza kino kyetwebagala era tetwali b’akusoba1a kukigonza , era mazima eri omulezi waffe jetugenda okudda )) (Amatendo amalungi gonna ga Allah) *3 (Allah y’asinga obunene) *3 , Ayi Allah wayawukana kubitonde, mazima nze ndy’azamanyizza omw’oyo gwange kale nkusaba onsonyiwe , kuba mazima teriiyo asonyiwa by’onoono okujjako ggwe) .