(Omuntu akwaata mumutwe ayah kkumi ezisooka ku suurah eyekkumi n’omunaana (18) SUURATIL- KAHF, akuumwa okuwona Ddajaal) . N’okwewogoma eri Allah okukolebwa kunkomerero ya Attahjyyatu esembayo mubuli sswalah nakyo kiyamba okuwona Ddajaali . Laba edduw No. 55 , 56 mukitabo kino .