85— EDDUWA ESONYIYISA EBISOBYE MULUKUNGAANA

1

(( SUBHAANAKA ALLAHUMMA WABIHAMDIKA , ASH-HADU AN LAA ILAAHA ILLA ANTA , ASTAGHFIRUKA WA ATUUBU ILAIKA )) . Amakulu : (Ayi Allah wayawukana kubitondebyo n’amatendogo amalungi ! , nkakasa nti tewali asinzibwa mubutuufu okujjako ggwe , nkusaba okusonyiyibwa era nennenya jooli) . NB. Ebigambo ebyo byebikomekkereza buli ekikolebwa omukkiriza nga asaba okusonyiyibwa ebisobye mukyo , by’ategedde neby’atategedde . kuba Maama w’abakkiriza (AISHA) Allah asiime kuye yagamba nti : (Teri mubaka wa Allah (S.A.W) lweyatuula mukifo kyonna , oba lweyasoma Qur’an oba lweyasaala okujjako nga akomekkereza n’ebigambo ebyo) .

Zaker copied