EDDUWA AWASIZZA GYEYEESOMERA N’0Y0 AGUZE ENSOLO

1

Nabbi (S.A.W) yagamba nti : « Singa omu kummwe awasa omukyaala , oba agula omuweereza agambenga bwaati: (( ALLAHUMMA INNII AS—ALUKA KHAIRAHAA WAKHAIRA MAA JABALTAHAA ALAIHI , WA AUUZHU BIKA MIN SHARRIHAA WASHARRI MAA JABALTAHAA ALAIHI )) . Amakulu : (Ayi Allah mazima nze nkusaba ompe obulungibwe n’0bulungi bwewamutonderako , era n’ewogoma jooli omponye obubiibwe n’obubi bwewamutonderako). Nabbi (S.A.W) ayongera n’agamba nti : (era singa agula engamiya kirungi ajikwaate kubbango ly’ayo , ayogere ebigambo by’ebimu ebyo) . NB. Edduwa eyo nebw’obula akagaali oba mmotoka j’osoma .

Zaker copied