Nabbi (S.A.W) yagamba nti (singa omu kummwe ayitibwanga ayanukulenga omulanga , bwaba asiibye asabire amuyise emikisa nebirungi , naye bwabeera nga tasiibye kirungi alye) .