EDDUWA ESOMEBWA NGA OMAZE OKULYA

1

(( AL-HAMDU LILLAHI LLAZHII ATWI- AMANII HAZHA , WARAZAQANIIHI , MINI GHAIRA HAULIN MINNII WALAA QUWWATIN )) . Amakulu : (Amatendo amalungi gonna ga Allah oyo andiisizza emmere eno , era ajimpadde awatali busobozi bwange wadde amaanyi) .

2

(( AL-HAMDU LILLAHI HAMDAN KATHIIRAN TWAYYIBAN MUBAARAKAN FIIH , GHAIRA MAKFIYYIN WALAA MUWADDA-IN , WALAA MUSTAGHNAN ANIHU RABBANA )) . Amakulu : (Amatendo amalungi gonna ga Allah , atenderezebwa ennyo olutendereza olulungi olulimu emikisa , (okutenda okwo) tekumumala ate tekulekeka , era tekwewalika owange ggwe omulezi waffe).

Zaker copied