(( ALLAHU AKBAR , ALLAHUMMA AHILLAHU ALAINAA BIL-AMNI WAL- IIMAAN , WASSALAAMATI WAL-ISLAAM , WATTAUFIIQ LIMAA TUHIBBU RABBANAA WATARDHAA , RABBUNAA WARABBUKA LLAH)). Amakulu : (Allah y’asinga obunene , Ayi Allah (omw’ezi guno) gutulabise nga tuli muddembe era nga tuli bakkiriza , era nga tuli balamu era abasiraamu , era nga tuli abalungamiziddwa kuky’oyagala era ky’osiima owange ggwe mulezi waffe , omulezi waffe n’awe (omweezi) ye Allah) .