63— EDDUWA EZISOMEBWA NGA OSABA OKUTONNYESEBWA ENKUBA

1

(( ALLAHUMMA AS-QNAA GHAITHA MUGHIITHAN MARII-AN MARII-AN . NAAFl- AN GHAIRA DHAARIN . AAJLAN GHAIRA AAJILIN ». Amakulu : (Ayi Allah tukusaba otutonnyeze enkuba olutonnyesa olujimusa ensi , olw’omugaso olutali lw’akabi , nga lw’abu1iwo sosi lw’akulindiriza) .

2

(( ALLAHUMMA AGHITH-NAA . ALLAHUMMA AGHITH-NAA , ALLAHUMMA AGHTH-NAA )) . Amakulu : (Ayi Allah tukusaba otutaase otutonnyeseze enkuba) *3 .

3

(( ALLAHUMMA ASQI IBAADAKA WABAHAA-IMAKA , WANSHUR RAHMATAKA , WA AHYII BALADAKAL- MAYYITA)). Amakulu : (Ayi Allah tonnyeseza abaddubo , n’ebisolobyo (enkuba) , os’asaanye okusaasirakwo , era olamuse ensiiyo enfu).

Zaker copied