EDDUWA ESOMEBWA OLUVANNYUMA LW’OKUZIIKA

1

(( ALLAHUMMA GHFIR LAHU ALLAHUMMA THABBIT—HU )) . Amakulu : (Ayi Allah nkusaba omusonyiwe Ayi Allah nkusaba omunyweze (asobole okuddamu ebibuuzo) . NB. Kino tukikola kubanga nabbi (S.A. W) kennyini yakikola , olw’amalanga okuziika yagambanga nti : Musabire muganda wammwe okusonyiyibwa n’okunywezebwa kubanga kati abuuzibwa . Okusabira omufu kyawukana n’okumusomera Talakaini abantu ababuya jebeekwasa , kubanga bw’ojeetegereza teriimu kusabira mufu n’akatono.

Zaker copied