(( ALLAHUMA A-IZHIHU MINI AZHAABIL-QABR)). Oba oyinza okusoma bino : (( ALLAHUMMA IJ-ALUHU FARATWAN WAZHUKHRAN LIW AALIDAIHI , WASHAFII- AN MUJAABAN . ALLAHUMMA THAQQIL BIH1 MAWAAZIINAHUMA . WA AAZWIM BIHI UJUURAHUMA , WA ALHIQHU BISWAALIHIL-MUUMININIIN. WAJ-ALHU FII KAFAALATI IBRAAHHMA , WAQIHI BIRAHMATIKA AZHAABAL-JAHIIM . WA ABDILHU DAARAN KHAIRAN MIN DAARIH, WA AHLAN KHAIRAN MIN AHLIHI , ALLAHUMMA IGHFIR LI-ASRAAFINAA . WA AFRAATWINAA WAMAN SABAQANAA BIL- IIMAAN )). Amakulu: (Ayi Allah tukusaba omukingirize ebibonerezo by’omuntaana) . Oba : (Ayi Allah omw’ana ono mufuule akulembedde bakaddebe okuyingira ejjana era mufuule ekitereko eri abazaddebe , era omuwolereza ayanukulwa . Ayi Allah zitoya ebipimo by’abwe kulw’omwaana ono , era obaweemu empeera nnene , omusisinkanye n’abakkiriza abalongoofu , omuteeke mukulabirirwa kwa Ibrahiim , omukingirize ku1w’okusaasirakwo ebibonerezo by’omuliro Jahiim , omuwaanyisizeemu enju ennungi okusinga jabaddemu , n’abantu abalungi okusinga babadde nabo , Ayi Allah tukusaba osonyiwe abaatukulembera abakulu n’abaana baffe abaafa nga bato , nabuli yenna eyatukulembera mukukkiriza) .
(( ALLAHUMMA IJ-ALHU LANAA FARATWAN , WASALAFAN, WA AJ-RAN )) . Amakulu : (Ayi Allah tufuulire omw’ana ono atukulembedde (okuyingira ejjana) era omutufuulire empeera) .