EDDUWA ESABIRWA OMUFU NGA ASAALIRWA .

1

(( ALLAHUMMA IGHFIR LAHU WARHAMHU , WA-AAFIH , WA-AF ANIHU , WA AKRIM NUZULAHU , WAWASSI-I MUDKHALAHU , WAGHSILHU BIL-MAA-I WATTHALJI WALBARAD , WANAQQIHI MINAL-KHATWAAYAA KAMAA NAQQAITA TTHAUBAL-AB-YADHA MINA DDANAS , WA ABDILHU DAARAN KHAIRAN MIN DAARIH , WA AH-LAN KHAIRAN MINI AHLIHI , WAZAUJAN KHAIRAN MIN ZAUJIH , WA ADKHILHUL-JAANNATA , WA AIZHIHU MINI AZAABlL—QABR WA AZHAABI NNAAR )) . Amakulu : (Ayi Allah tukusaba omusonyiwe era omusaasire , omuwe obulamu bw’omututtemu obulungi omuwonye ebibonerezo , omutegekere ekifo ekirungi , ogaziye ekifo mw’ayingidde omunaaze n’amazzi n’omuzira , omutukuze aveeko eby’onoono nga bwelutukuzibwa olugoye olweeru neluvaamu ekko , omuw’anyisizeemu enju ennungi esinga ennyumbaye jaalese , n’abantu abalungi okusinga abantube baalese , n’omukyaala omulungi asinga mukyaalawe gwalese , omuyingize ejjanah , omukingirize ebibonerezo by’omuntaana n’ebibonerezo by’omuliro ) .

2

(( ALLAHUMMA GHFIR LIHAYYINAA. WAMAYYITINAA WASHAAHIDINAA . WAGHAAIBINN . WASWAGHIIRINAA WAKABIIRINAA . WAZHAKARINAA WA UNTHAANAA . ALLAHUMMA MANI AHYAJTAHU MINNAA FA-AHYIHI ALAL- ISLAAM , WAMAN TAWAFFAITAHU MINNAA FATAWAFFAHU ALAL—IIMAAN , ALLAHUMMA LAA TAHRIMNAA AJRAHU WALAA TUDHILLANAA BA-ADAH )) . Amakulu: (Ayi Allah tukusaba osonyiwe abakyaali abalamu muffe n’abafu , Abali wano n’abataliiwo muffe , Abato n’abakulu muffe , Abaami n’abakyaala muffe , Ayi Allah gw’oba owadde obulamu muffe muwangaalize kubusiraamu , Ate gw’oba ofiisizza muffe mufiisize kubukkiriza . Ayi Allah totumma (totuziyiza) mpeera ey’okumusaalira , era totubuza luvannyumalwe).

3

(( ALLAHUMMA INNA FULAANA BIN FULAAN (oyogera amannyage) FII ZHIMMATIKA , WAHABLI JIWAARJKA , FAQIHI MIN FITNATIL-QABR WA AZHAABA NNAAR , WA ANTA AHLUL-WAFAA-I WAL- HAQQI , FAGHFIR LAHU WARHAMHU INNAKA ANTA GHAFUURU RRAHIMM )) . Amakulu : (Ayi Allah mazima gundi mutabanyi wa gundi (oyogera mannyage) ali mubuyinzabwo era ali kumpi nnyo n’awe , tukusaba omukingirize ebikemo by’omuntaana n’ebibonerezo by’omuliro , ggwe nannyini kutuukiriza era ggwe ow’amazima , kale musonyiwe era omusaasire mazima ggwe , gwe musonyiyi omusaasizi).

4

(( ALLAHUMMA ABDUKA WABN AMATIKA IH-TAAJA ILAA RAHMATIKA. WA ANTA GHANIYYUN ANI AZHAABIHI , IN KAANA MUHSINAN FAZID FII HASANAATIH , WA IN KAANA MUSII-AN FATAJAAWAZ ANIHU )). Amakulu: (Ayi Allah omudduwo mutabanyi w’omuzaanawo mw’etaavu eri okusaasirakwo , ate ggwe teweetaaga kumubonereza , tukusaba bw’aba abadde mukozi w’abirungi omwongere empeera mubirungibye , ate mw’aba nga abadde muso bya musonyiwe) .

Zaker copied