51— OKUSABA KW’OMULWADDE ALABA NGA TAJJA KUWONA .

1

(( ALLAHUMMA GHFIRLII WAR- HAMNII WA-ALHIQNII BIRRAFIIQIL-AALAA) Amakulu: (Ayi Allah nkusaba onsonyiwe , onsaasire era onsisinkanye n’omwagalwa ow‘awaggulu ennyo) .

2

(Nabbi (S.A.W) mubulwaddebwe obw’avaako okufakwe yali annyika ebibatu bye murmzzi ney’esiimuula muky’enyikye nga bw‘agamba : (( LAA ILAAZHA ILLA LLAHIU INNA FIL- MAUTI LASAKARAATIN )). Amakulu : (Tewali asinzlbwa mubutuufu okujjako Allah , mazima okufa kulina obukaawu).

3

(( LAA ILAAHA ILLA LLAHU WALLAHU AKBAR . LAA ILAAHA ILLA LLAHU WAHDAHU . LAA ILAAHA ILLA LLAHU WAHDAHU LAA SHARIIKA LAHU , LAA ILAAHA ILLA LLAHU LAHUL-MULKU WALAHUL-HAMDU , LAA ILAAHA ILLA LLAHU WALAA HAULA WALAA QUWWATA ILLA BILLAH )). Amakulu: (Tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah era Allah y’asinga obunene , Tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah yekka , Tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah yekka talina kimw’egattako , Tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah bubwe obufuzi bwonna n’amatendo amalungi gonna gage . Tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah era teri busobozi wadde amaanyi okujjako bibaawo lwakw’agala kwa Allah).

Zaker copied