(( QADDARA LLAHU WAMAA SHAA—A FA-ALA » . Amakulu : (Ekyo klbaddewo lw’akugera kwa Allah , era ky’ayagala kyakola) . NB. Omukkiriza bw’atukibwaako ekintu kyonna ky’atayagadde tagamba nti : (Singa nakoze bwenti nebwenti sandifunye buzibu buno) , wabula ebigambo ebyo waggulu by’asaana 0kw’ogera , olwonno ekimutuuseeko lwakifunamu empeera ennungi eri Allah singa aba agumiikirizza , era n’akakasa nti kubadde kw’agala kwa Allah nakumugezesa.