EDDUWA OYO AFUNYE OKUBUUSABUUSA MUBUKKIRIZA GY’ASOMA .

1

Omuntu abuusabuusizza mubukkirizabwe y’ewogoma eri Allah amuwonye sitaani emuleetedde ekyo bw’ati : (( AUUZHU BILLAHI MINA SSHATWAANI RRAJIIM)). — Yeewala ekyo kyafunyemu okubuusabuusa.

2

134— Agamba nti :- (( AAMANTU BILLAHI WARUSULIHI )) . Amakulu : (Nzikirizza Allah n’ababaka be) .

3

Asoma aya ya Allah eno : ((HUWAL-AWWALU WAL-AAKHIRU WAZZWAAHIRU WAL-BAATWINU WAHUWA BIKULLI SHAY—lN ALIIM )) . Amakulu : (Allah) y’eyasooka era y’asembayo , era yew’olwaatu era yew’omunda , era yye mumanyi kubuli kintu) .

Zaker copied