EDDUWA Y’OKUWONYA OKUWANKAWANKA N’OKUNAKUWALA.

1

(( ALLAHUMMA INNII ABDUKA , BUNU ABDIKA , BUNU AMATIKA , NAASWIYATII BIYADIKA , MAADHIN FIYYA HUKMUKA , AD-LUN FIYYA QADHAA-UKA , AS-ALUKA BIKULLI SMIN HUWA LAKA , SAMMAITA BIHI NAFSAKA , AW- ANZALTAHU FII KITAABIKA , AW- ALLAMTAHU AHADAN MINI KHALQIKA , AW ISTA-ATHARTA BIHI FIL ILMIL-GHAIBI INDAKA , AN TAJ-ALAL-QUR’ANA RABII-A QALBII , WANUURA SWADRII , WAJALAA-A HUZ-NII WAZHAHAABA HAMMII )) . Amakulu : (Ayi Allah mazima nze ndi mudduwo , mutabanyi w’omudduwo , mutabanyi w’omuzaanawo , akawompo kange kali mumikonojo , okulamulakwo kunze kwaggwa dda , okugerakwo kunze kw’abwenkanya . Nkusaba nga n’eyambisa buli linnyalyo lyew’eyita ggwe kennyini , oba walissa mukitabokyo , oba waliyigiriza omu kubitonde byo , oba waly’esigaliza nga liri mukumanya eby’ekweese kw’olina , (nkusaba) ofuuule Qur’an ebeere ekigonza omutima gwange , era ekitangaala ky’ekifuba kyange , era ekijjawo oknnakuwala kwange , era ojifuule ekijjawo okuwankawanka kwange).

2

(( ALLAHUMMA INNII AUUZHU BIKA MINAL-HAMMI WAL-HAZANI , WAL-AJ-ZI WAL-KASALI , WAL-BUKH-Ll WAL-JUBNI, WADHALA-I DDAINI WAGHALABATI RRIJAAL )). Amakulu : (Ayi Allah mazima nze n’ewogoma Jooli omponye : okweraliikirira n’okunakuwala , n’okulemwa n’obugayaavu , n’obukodo n’obutiitiizi n’okulemwa okusasula ebbanja , n’okujoogebwa kw’abasajja) .

Zaker copied