EDDUWA ESOMEBWA MULUVUNNAMA LW’OKUSOMA QUR’AN .

1

((SAJADA WAJ-HIYA LILLAZHII KHALAQAHU , WASHAQQA SAM-AHU WABASWARAHU BIHAWLIHI WAQUWWATIHI , “ FATABAARAKA LLAAHU AH-SANAL-KHAALIQIIN )) . Amakulu: (Eky’enyi kyange kivunnamye kulyooyo nannyini kukibumba n’akiteekako amatu n’amaaso olw’obusobozibwe n’amaanyige , Allah yagulumira okusinga ababumbi bonna).

2

(( ALLAHUMMAK-TUB LII BIHAA INDAKA AJ-RAN , WADHA-I ANNII BIHAA WIZ-RAN , WAJ-AL-HAA LII INDAKA ZHUKH-RAN , WATAQABBAL-HAA MINNII KAMAA TAQABBAL-TAHAA MINI ABDIKA DAAWUDA )). Amakulu : (Ayi Allah nkusaba oluvunnama luno olumpandiikiremu jooli empeera , era onsanguleko ekibi kulwaalwo , olunfuulire ekitereko jooli , era nkusaba olukkirize lubeere mumirimu jange emirungi nga bwewalukkiriza ku nabbiwo Dawuda) .

Zaker copied