EDDUWA EZISOMEBWA NGA OVA MUKUKOTAMA .

1

(( SAM!-A LLAAHU LIMANI HAMlDAH)) Amakulu : (Allah awulira oyo amutendereza) .

2

(( RABBANAA WALAKAL-HAMDU , HAMDAN KATHIIRAN TWAYYIBAN MUBAARAKAN FIIH )) . Amakulu : (Mukama waffe ggwe nannyini matendo amalungi , otenderebwa nnyo olutendereza olulungi olujjudde emikisa).

3

(( MIL-A SSAMAAWAATI WAMIL-AL- ARDHI WAMAA BAINAHUMAA , WAMIL-A MAASHITA MIN SHAYI-IN BAADU , AHLA TTHANAA WAL-MAJDI AHAQUU MAA QAALAL-ABDU. WAKULLUNAA LAKA ABDUN , ALLAHUMMA LAA MAANI-A LIMAA AATWAITA WALAA MUUTWIYA LIMAA MANA-ATA . WALAAYANFA-U ZHAL-JADDI MINKAL-JADDU )) . Amakulu: (Amatendo ga Allah gajjula amagulu omusanvu nensi omusanvu newakati w’abyombiriri , negajjula mubuli kintu kyoyagala oluvannyuma lw’ebyo , Ayi Allah gwe nannyini kusuutibwa n’ekitiibwa , gwe akakatibwaako ebigambo ebirungi ebyo omuddu omulongoofu byayogera , era ffe fenna tuli baddubo , Ayi Allah teri aziyiza ekyo kyoba ogabye , era teri agaba ekyo ky’oziyizza , era omuntu ow’ekitiibwa tekiyinza kumugasa ekitiibwakye mumaasogo (okujjako emirimuje emirungi).

Zaker copied