17— EDDUWA EZISOMEBWA MUKUKUTAMA .

1

((SUBHAANA RABBIYAL-AZHWIIM))*3 Amakulu : (Omulezi wange oweekitiibwa yayawukana (kubuli kyonna ekikendeevu) ogisoma emirundi esatu .

2

(( SUBHAANAKA ALLAHUMMA RABBANAA WABIHAMDIKA ALLAHUMMA IGH-FIR LII)) Amakulu : (Ayi Allah omulezi waffe wayawukana n’amatendogo (kubuli kyonna ekikendeevu) Ayi Allah nkusaba onsonyiwe) .

3

(( SUBUUHUN QUDDUUSUN RABBUL- MALAAIKATI WARRUH )). Amakulu : (Allah ggwe atenderezebwa ennyo , Omutukuvu , omulezi wamalaika zonna nemwooyo mutukuvu Jibriil) .

4

(( ALLAHUMMA LAKA RAKA-ATU WABIKA AAMANTU , WALAKA ASLAMTU , KHASHA-A LAKA SAM-II , WABASWARII , WAMUKKHII , WA-AZHW-MII , WA-ASWABII WAMASTAGALLA BIHI QADAMII )) . Amakulu : (Ayi Allah nkutamye kululwo era gwe gwenzikiriza , nj’emulukuse kululwo , amatu gange , n’amaaso gange , n’obwongo bwange , n’amagumba gange n’emisiwa jange n’ebyo ebigere byange byebisitude , byonna bikugondedde).

5

(( SUBHAANA ZHIL-JABARUUTI WAL- MALAKUUTU , WAL-KIBRI-YAA—I , WAL- AZWAMAT)). Amakulu: (Allah oyo nannyini kukaka , n’obufuzi , era nannyini kw’ekuza n’ekitiibwa nga wanjawulo nnyo) !!

Zaker copied