OKUSABA OKUGGULAWO ESSWALA

1

(( ALLAHU AKBARU KABIIRA, ALLAHU AKBARU KABIIRA . ALLAHU AKBARU KABIIRA. WAL-HAMDU LILLAHI KATHIIRA WAL-HAMDU LILLAHI KATHIIRA WAL-HAMDU LILLAHI KATHIIRA, WASUBHAANA LLAHI BUK-RATAN WA- ASWIILA)) *3 (AUUZHU BILLAHI MINA SSHAITWAAN: MIN NAF-KHIHI , WANAF- THIHI WAHAMZIH). Amakulu : (Allah munene nnyo , Allah munene nnyo , Allah munene nnyo , n’amatendo ga Allah amalungi mangi nnyo , n’amatendo ga Allah amalungi mangi nnyo , n’amatendo ga Allah amalungi mangi nnyo , Allah yayawukana kubitondebye , atenderezebwa kumakya n’olweggulo . (obiddamu emiundi esatu) . (N’ewogoma eri Allah okuwona obubi bwa sitaani , amponye okw’ekuluntaza kwaayo , eddogo lyaayo , nennyimba zaayo).

2

(( ALLAHUMMA BAAID BAINII WABAINA KHATWAAYAAYA KAMAA BA- ADTA BAINAL-MASHRIQI WAL-MAGHRIB. ALLAHUMMA NAQQINII MINI KHATWAAYAAYA KAMAA YUNAQQATTHAUBUL-AB-YADHU MINA DDANAS , ALLAHUMMA IGH-SIL-N11 MINI KHATWAAYAAYA BITTHAL-J1 WAL-MAAI WAL-BARAD)). Amakulu: (Ayi Allah nkusaba w’esambye (owanvuye) wakati wange n’ebisobyo byange nga bweweesambya (bwewawanvuya) wakati w’ebuvanjuba n’ebugwa.njuba , Ayi Allah nkusaba ontukuze okuva mubisobyo byange nga olugoye olw’eru bwerutukuzibwa neluvaamu obukyaafu , Ayi Allah nkusaba onnaaze okuva mubisobyo byange nga okozesa amazzi n’omuzira) .

3

((SUB-HAANAKA ALLAHUMMA WABIHAMDIKA WATABAARAKA ISMUKA WATA-AALA JADDUKA WALAA ILAAHA GHAIRUKA)). Amakulu : (Ayi Allah wayawukana n’amatendogo kubuli kintu kyonna , n’erinnyalyo ly’amukisa , n’ekitiibwakyo kigulumivu , tewali kisinzibwa mubutuufi1 okujjako ggwe) 28- ((SUB-HAANAKA ALLAHUMMA WABIHAMDIKA WATABAARAKA ISMUKA WATA-AALA JADDUKA WALAA ILAAHA GHAIRUKA)). Amakulu : (Ayi Allah wayawukana n’amatendogo kubuli kintu kyonna , n’erinnyalyo ly’amukisa , n’ekitiibwakyo kigulumivu , tewali kisinzibwa mubutuufi1 okujjako ggwe)

4

(( WAJJAH-TU WAJ-HIYA LILLAZHI FATWARA SSAMAAWAATI WAL-ARDH HNIIFA WWAMAA ANA M1NAL-MUSH- RIKIIN , INNA SWALATII , WANUSUKII , WAMAH-YAAYA , WAMAMAATII LILLAHI RABBIL.-ALAMIIN, LAA SHARIIKA LAHU WABIZH’ALIKA UMIR-TU WA-ANA MlNAL- MUSLIMIIN.ALLAHUMMA ANTAL-MALIKU LAA ILAAHA ILLA ANTA , ANTA RABBII WA-ANA ABDUKA , ZWALAMTU NAFSII WA-ITARAFTU BIZAN-BII FAGH-FIR LII ZHUNUUBII JAMII-AN INNAHU LAA YAGH— FIRU ZZHUNUUBA lLLA ANTA , WAH—DlNIl LI-AHSANL-AKHLAAQI LAA YAH-DII LI- AHSANIHAA ILLA ANTA , WASW-RIF ANNII SAYYI-AHA , LAA YASW-RWIF ANNII SAYYI-AHAA ILLA ANTA , LABBAIKA WASA-ADAIKA , WAL—KHAlRU KULLUHU BIYADIKA , WASSHARRU LAISA ILAIKA , ANA BIKA WA-ILAIKA , TABAARAK-TA WATA-AALAlTA , ASTAGH-FIRUKA WA- ATUUBUILAlKA)). Amakulu : (Njolekezza eky’enyi kyange eri oyo eyatonda eggulu nensi , nga mpakanyiza ddala ebiky’amu , era siri mw’abo abagatta Allah n’ebintu Mazima okusaba kwange , n’okusala kwange (ebisolo) n’obulamu bwange , n’okufa kwange , byonna biri mumikono ja Allah , talina kimw’egattako , bwentyo bwenalagirwa , era nange ndi mubajeemulukufu , Ayi Allah gwe mufuzi , tewali kisinzibwa mubutuufu okujiakoggwe , ggwe mulezi wange era nze ndi mudduwo , ndy’azamannyiza omw’oyo gwange era nzikirizza nti ndi mw’onoonyi , nkusaba onsonyiwe eby’onoono byange byonna , mazima teri asonyiwa by’onoono okujjakoggwe , nkusaba onnungamye mbeere kumpisa ezisinga obulungi , teri alungamya kumpisa nnungi okujjakoggwe , era onn’esambye empisa embi , kuba tewali ayinza kunn’esambisa mpisa mbi okujjakoggwe , nnyanukudde omulangagwo nengonda , n’ebirungi byonna biri mumikonogyo , ebibi tebidda jaali , erinnyalyo lyajjula emikisa era oli w’awaggulu nnyo Nsaba okusonyiyibwa era neenenya jooli).

5

(( ALLAHUMMA RABBA JIBRAA-IIL , WAMIIKAA-IIL , WA-ISRAAFIIL , FAATWIRA SSAMAAWAATI WAL-ARDHI , AALIMAL- GHAIBI WASSHAHAADAH , ANTA TAHKUMU BAINA IBAADIKA FIIMAA KAANUU FIIHI YAKH-TALIFUUN . IH-DINII LIMAA IKH-TULIFA FIIHI MINAL-HAQQI BIIZH-NIKA INNAKA TAH-DII MAN TASHAA- U ILAA SWIRAA TWI MMUS-TAQIIM )) . Amakulu: (Ayi Allah omulezi wamalaika Jibraaiila nemalaika miikaaiila , nemalaika Israafiila , omuwumbi weggulu nensi , omumanyi webyekwese nebiriwo , Ggwe alamula wakati w’abaddubo mwebyo byebaba bawukany’emu , Nkusaba onnungamye kw’ebyo byebawukanamu , ndabe amazima kulw’okukkiriza kwo , mazima ggwe alungamya oyo gw’oba oyagadde eri ekkubo eggolokofu) .

6

Nabbi (S.A.W) bweyagolokokanga asaale esswala y’ekiro yasomanga edduwa eno oluvarnnyuma lwa Takbiirah ey’emizizo :- 32- (( ALLAHUMMA LAKAL-HAMDU ANTA NUURU SSAMAAWAATI WAL—ARDHI WAMAN FIIHINNA , WALAKAL-HAMDU ANTA QAYYIMU SSAMAAWAATI WAL- ARDHI WAMAN FIIHINNA , WALAKAL- HAMDU ANTA RABBU SSAMAAWAATI WAL-ARDHI WAMAN FIIHINNA , WALAKAL- HAMDU LAKA MULKU SSAMAAWAATI WAL-ARDHI WAMAN FIIHINNA , WALAKAL- HAMDU ANTA MALKU SSAMAAWAATI WAL-ARDHI , WALAKAL-HAMDU ANTA AL- HAQQU , WAWA-ADUKAL-HAQQU , WAQAWULUKAL-HAQQU , WALIQAA- UKAL-HAQQU , WAL-JANNATU HAQQUN , WANNAARU HAQQUN , WANNABIYYUUNA HAQQUN , WAMUHAMMADUN-SWALLAHU ALAIHI WASALLAMA — HAQQUN WASSAA- ATU HAQQUN , ALLAHUMMA LAKA ASLAMTU WA-ALAIKA TAWAKKALTU , WABIKA AAMANTU , WA-ILAIKA ANABTU , WABIKA KHAASWAMTU , WA-ILAIKA HAAKAMTU , FAGH-FIRI LII MAA QADDAMTU , WAMAA AKHARTU WAMAA AS—RARTU , WAMAA AALANTU , ANTAL— MUQADDIM , WA-ANTAL-MU-AKHIRU , LAA ILLAHA ILLA ANTA , ANTA [LAAHII LAA ILAAHA ILLA ANTA Amakulu; (Ayi Allah , amatendo gonna amalungi Gago gwe kitaangala ky’amagulu omusanvu nensi nebyo byonna ebibirimu , amatendo gago , gwe ayimirizzaawo amagulu omusanvu nensi n’ebyo byonna ebibirimu , era amatendo gago gwe omulezi w’amagulu omusanvu nensi omusanvu n’ebyo byonna ebibirimu , era amatendo gago , (kubanga) bubwo obufuzi bw’amagulu omusanvu nensi n’ebyo ebibirimu , amatendo gago gwe kabaka w’amagulu omusanvu nensi , era gago amatendo , gwe ow’amazima, nendagaanoyo y’amazima , n’ekigambokyo ky’amazima , n’okukusisinkana kw’amazima (j’ekuli) , neJjana y’amazima , n’omuliro gw’amazima , neb’anabbi b’amazima , ne Muhammadi — Allah asse kuye ebyengera n’emirembe — w’amazima , nenkomerero y’amazima (jeeri). Ayi Allah nkujeemulukidde era n’esigamidde kuggwe , era ggwe gwenzikiriza , era nzize jooli , gwe gwenkayanira era gwe gwennamuza , nkusaba onsonyiwe ebibi byonna byenakulembeza , n’ebyo byenakola oluvannyuma , n’ebyo byenakola mukyaama n’ebyo byenakola mulwaatu , ggwe owedda era ggwe asembayo , teri kisinzibwa mubutuufu okujjako ggwe , gwe katonda wange teri katonda mulala asinzibwa mubutuufu okujjako ggwe) .

Zaker copied