EBY’OGERWA OKUGOBA ENKWE ZASSITAANI

1

(( AUUZHU BIKALIMAATI LLAHI TTAAMMAAT ALLATII LAA YUJAWIZUHUNNA BARRUN WALAA FAAJIRUN MIN SHARRJ MAA KHALAQ , WABARA-A WAZHARA-A , WAMIN SHARRI MAA YANZILU MINA SSAMAA-I , WAMIN SHARRI MAA YA-ARUJU FIIHA , WAMIN SHARRI MAA ZHARA-A FIL-ARDHI . WAMIN SHARRI MAA YAKHRUJU MINIHA , WAMIN SHARRI FITANI LLAILI WANNAHAAR . WAMIN SHARRI KULLI TWAARIQIN ILLA TWAARIQAN YATW-RUQU BIKHAIRIN YAA RAHMAAN )) . Amakulu : (N’ewogoma eri Allah nga n’eyambisa ebigambobye ebijjuvu ebyo omulongoofu oba omujeemu by’atayinza kusukka , amponye obubi bw’ebyo byeyatonda era n’abumba n’abitandikawo , n’okuwona obubi bw’ebyo ebiva muggulu n’ebirinnyalinnya mulyo , era amponye obubi bw’ebyo byeyakola munsi , n’obubi obufuluma muyo , era amponye obubi bw’ebikemo by’ekiro n’emisana , n’okumponya obubi bw’abuli ajja ekiro okujjako oyo ajja n’obu1ungi , (nsaba onnyanukule) owange ggwe omusaasizi) .

Zaker copied