121— NGA OKUBA EKIWAJI AKAYINJA

1

(Omuntu akuba ebiwaji ebiri eMinah agamba nti : ((ALLAHU AKBAR)) buli lw’akasuka akayinja kubiwaji byonna ebisatu oluvannyuma adda mumaaso n’ayimirira nga ayolekedde Kaabah , n’asaba nga asitudde emikonoje (ayanjuluzza ebibatu) , bw’atyo bw’akola awali ekiwaji ekisooka n’ekyookubiri . wabula awali ekiwaji eky’okusatu ekinene , akikuba obuyinja nga bw’agamba nti: ((ALLAHU AKBAR)) kubuli kayinja , olumala avaawo buvi tayimirirawo kusaba) .

Zaker copied