EDDUWA ESOMEBWA NGA OYIMIRIDDE KUKASOZI SWAFFA NEMARUWAH

1

Nnabi (S.A.W) bweyasemberera akasozi Swaffa yasoma ayah eno :- (( INN SSWAFAA WAL-MARWATA MIN SHA: AA-IRI LLAH )) (( ABDA-U BIMAA BADA-A LLAHU BIH )) . Amakulu : (Mazima akasozi Swaffa ne Maruwah bimu kubifo bya Allah eby’emizizo) . Nnabi (S.A.W) bweyamala 0kw’ogera bw’atyo yatandika nakasozi Swaffa n’akalilnnya okutuusa lweyalaba Kaabah , n’ajo1ekera n’ayawula Allah era n’amugu1umiza n’agamba nti :- (( LAA ILAAHA ILLA LLAHU WAHDAHU LAA SHARIIKA LAH, LAHUL—MULKU WALAHUL-HAMDU WAHUWA ALA KULLI SHAY-1N QADIIR . LAA ILAAHA ILLA LLAHU WAHDAHU , ANJAZA WA-ADAH , WANASWARA ABDAH . WAHAZAMAL- AHZAABA WAHDAH )) . Amakulu: (Teri asinzibwa mubutuufu okujjako Allah bwannamunigina talina kimw’egattako , obufuzi bubwe n’amatendo amalungi gonna gage , era yye muyinza kubuli kintu , teri asinzibwa mubutuufu okujjako Allah bwannamunigina , yatuukiriza endagaanoye , n’ataasa omudduwe , n’awangula ebibinja yekka bw’omu) . Oluvannyuma lw’okwawula Allah yasaba buli by’ayagala nga akyaali mukifo ekyo . Yaddamu ebyo byonna by’akoze , okw’awula Allah n’okusaba , emirundi esatu.... .. Era bwatyo bweyakola nga atuuse eMaruwah.

Zaker copied