101— EDDUWA ABATUUZE JEBASOMERA OMUTAMBUZE

1

(( ASTAUDl-U LLAHA DIINAKA WA AMAANATAKA WA KHAWAATIMA AMALIKA )). Amakulu : (Eddiiniyo n’obwesigwabwo nenkomerero z’emirimujo mbikuurnisizza Allah) .

2

(( ZAWWADAKA LLAHU TTAQWAA WAGHAFARA ZHAMBAKA , WAYASSARA LAKAL-KHAIRA HAITHU MAA KUNTA )) . Amakulu : (Nsaba Allah akwongere okumutya , akusonyiwe eby’ononobyo , era akwanguyize okufuna ebirungi wonna w’onabeera).

Zaker copied