OKUTENDEREZA NGA OVA AWAKA .

1

(( BISMI LLAHI , TAWAKKALTU ALA LLAH , WALAA HAWLA WALAA QUWWATA ILLA BILLAH )). Amakulu : (Nfuluma nga ns’oka okw’ogera kulinnya lya Allah , n’esigamidde eri Allah , tewali busobozi wadde amaanyi wabula bibeerawo nakwaagala kwa Allah) .

2

(( ALLAHUMMA INNII AUUZHU BIKA AN ADHILLA , AW-UDHALLA , AW-AZILLA AW-UZALLA , AW-AZWILIMA AW- UZWILAMA , AW-AJHALA AW-YUJ-HALA ALAYYA)). Amakulu : (Ayi Allah mazima nze n’ewogoma jooli okuwona okubula oba okubuzibwa , oba okuseerera oba okuseerezebwa , oba okuly’azamaanya oba okuly’azaamanyizibwa , oba okusiruwala oba okusiruwazibwa ) .

Zaker copied